Sodoma ne Ggomola
Omuteeko Gw’okusumululwa kuŋŋganyizo lya biwandiiko erikoleddwa okulambika abantu ku biwandiiko ebitukuvu n’envuunula yabyo esoomooza, nga bino bikozesebwa nnyo okulumya abantu ba LGBTQI n’abalala abasuuliddwa ebbali. Nga tuyita mu bibuuzo by’okukubaganya ebirowoozo awamu n’olulimi olugatta bonna, buli kiwandiiko kikoleddwa kibayambe awamu n’ab’omubitundu byammwe okuzimba enkwatagana mu nzikiriza n’eddiini eyeesigamiziddwa ku bwenkanya, ng’esimbiddwa ku musingi gwa mpagi za kutumbula bulamu obujjuvu eri abantu bonna.
Download this free resource by registering via the form. You will receive a PDF copy via email.
Published by Soulforce, Inc. Copyright © 2017 All Rights Reserved